Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 709 listening Simba FM Live

Abantu abalala 7 bazuuliddwa ne COVID-19 mu Yuganda

June 21, 2020 · Mubiru Ali

Ministry of Health- Uganda evuddeyo netegeeza nga abantu abalala 7 bwebazuuliddwa n’obulwadde bwa #COVID-19 mu Yuganda. Abakazuulibwa n’obulwadde buno mu Yuganda baweze #COVID19UG bali 770.
2 ku bano ba Ddereeva baloole okuva Elegu ne Malaba, 5 ku bano basisinkanako abalwadde nga 3 ku bano b’e Kyotera, 2 b’e Amuru.
Samples ezakebereddwa zaabadde 2935. Ba Ddereeva ba Loole 12 abatali Bannansi baziddwa mu nsi zaabwe oluvannyuma lw’okuzuulibwa n’obulwadde buno. Abakawona kati baweze 578.