Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 286 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

ABANTU ABALALA 522 BAZUULIDDWA NE COVID-19

July 11, 2021 · Mubiru Ali
Ministry of Health- Uganda evuddeyo nefulumya ebyavudde mu kukebera abantu obulwadde bwa ssenyiga omukambwe lumiimamawuggwe owa COVID-19 nga 09 July 2021 nekiraga nti abantu abalala 522 bebasangiddwa n’obulwadde buno. Kati abakakwatibwa obulwadde buno mu Yuganda baweze 87,277: Kampala (155) Tororo (34) Gulu (29) Kyotera (25) Kalungu (21) Nakaseke (18) Mityana (17) Mbarara (16) Kapchorwa (14) Iganga (12) Rakai (12) Masaka (11) Mpigi (11) Kibuku (10) Wakiso (10) Bukomansimbi (9) Mukono (8) Mbale (7) Nakasongola (6) Kabale (6) Kasese (6) Jinja (5) Luwero (5) Bunyangabu (5) Kazo (4) Lamwo (4) Arua (4) Bushenyi (4) Ngora (3) Buvuma (3) Buhweju (3) Kagadi (3) Kabarole (2) Isingiro (2) Ibanda (2) Mukono (2) Lira (2) Dokolo (2) Kalaki (2) Busia (3) Kisoro (2) Mitooma(2) Kayunga (2) Kyenjojo (1) Rubirizi (1) Butambala (1) Moyo (1) Abim (1) Kween (1) Apac (1) Sheema (1) Lyantonde (1) Bukedea (1) Kamwenge (1) ne Namisindwa (1).