Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 313 listening Simba FM Live

Abantu abalala 41 bawonye COVID-19

June 11, 2020 · Mubiru Ali

Minisitule y’Ebyobulamu evuddeyo netegeeza nga abantu abalala 41 ababadde abalwadde ba COVID-19 bwebawonye oluvannyuma lwokukeberebwa emirundi ebiri nebazuulibwa nga tebakyalina bulwadde buno. Bano babadde bajanjabirwa mu Ddwaliro ly’e Gulu ne Arua Regional Referral Hospital olwaleero. Omukolo gw’okubasiibulwa gukulembeddwamu Hon. Moriku Joyce