Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Weekend Taxi ▶ UP NEXT Simba Sports 2:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 387 listening Simba FM Live
weekend show photo

On Air

Weekend Taxi

Brenda Nansubuga

12:00 PM - 2:00 PM 12:00 PM - 2:00 PM

Abantu abalala 4 bazuuliddwa n’obulwadde bwa COVID-19

July 1, 2020 · Mubiru Ali
Ministry of Health- Uganda evuddeyo nerangirira ng’abantu abalala 4 bwebazuuliddwa n’obulwadde bwa #COVID-19 okuva mu samples 2059 ezakebereddwa nga 30-June-2020, nga kati omuwendo gwabakazuulibwa n’obulwadde bwa #COVID19UG mu Yuganda bali 893.
Abalwadde kati abali ku bujanjabi mu Yuganda bali 184 nga ku bano 162 Bannayuganda, 19 bagwira, 3 banonyi babubuddamu. Abakawona kati bali 837 nga kuno kuliko Bannayuganda n’abagwira.