Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Abantu abalala 4 bazuuliddwa n’obulwadde bwa COVID-19
July 13, 2020 · Mubiru Ali
Ministry of Health- Uganda evuddeyo netegeeza nga bwewaliwo abantu abalala 4 bwebazuuliddwa n’obulwadde bwa #COVID-19. Kati abakakasibwa okubeera n’obulwadde bwa #COVID19UG bali 1029. Abakawona mu Yuganda bali 977.