Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 171 listening Simba FM Live

Abantu abalala 36 bazuuliddwa n’ekirwadde kya COVID-19

May 29, 2020 · Mubiru Ali

Minisitule y’Ebyobulamu yavuddeyo netegeeza ng’Abantu abalala 36 bwebazuuliddwa n’ekirwadde kya COVID-19 nga kati abakakasibwa okubeera n’obulwadde buno mu Yuganda bali 317.
🔺24 ku bano ba Ddereeva abayingidde Yuganda ngabayita ku nsalo y’e Elegu, 2 Malaba, 1 Lia Point of Entry mu Arua.
🔺12 bebasisinkana ba Ddereeva abakakasibwa okubeera n’obulwadde buno nga bonna babadde mu’quarantine’.
🔹Ba Ddereeva abatali Bannayuganda 26 bakwasiddwa ensi zaabwe.
🔸 Abakawona mu Yuganda bali 69.