Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 205 listening Simba FM Live

Abantu abalala 32 bazuulidwa ne COVID-19

June 2, 2020 · Mubiru Ali

Minisitule y’Ebyobulamu evuddeyo netegeeza nga abantu abalala 32 bwebazuuliddwa n’obulwadde bwa COVID-19 okuva mu samples ezakebereddwa nga 1-June-2020.
Kati abakakasiddwa okuba nga bakwatiddwa obulwadde ba #COVID19UG bali 489.
19 ku bano bonna ba Ddereeva ba Motoka nnene nga; 14 bakebereddwa ku nsalo y’e Elegu, 2 Malaba, 2 Busia, 1 Mutukula.
13 ku bano bebamu kubasisinkana abakakasibwa nti balwadde n’abalala abagibwa mu bitundu. Abakawona bali 79.