Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 441 listening Simba FM Live

Abantu abalala 3 basiibuddwa nga bawonye ekirwadde kya COVID-19

May 4, 2020 · Mubiru Ali

Abantu abalala 3 abawonye ekirwadde kya #COVID-19 basiibuddwa okuva mu Ddwaliro lya Entebe Grade B oluvannyuma lw’okukeberebwa emirundi 2 buli luvannyuma lwa ssaawa 24 nebalaga nti tebakyalina kirwadde kino. Kati abakawona ekirwadde kya #COVID19UG bali 55. #STAYSAFEUG #STAYHOME