Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 154 listening Simba FM Live

Abantu abalala 21 bazuuliddwa ne kirwadde kya COVID-19

May 18, 2020 · Mubiru Ali

Ministry of Health- Uganda evuddeyo netegeeza nga abantu abalala 21 bwebazuuliddwa n’obulwadde bwa #COVID-19 okuva mu ‘samples’ 1071 ezakebereddwa okuva ku bifo eby’enjawulo ebiyingira mu Yuganda okuli Elegu, Mutukula ne Malaba nga bonna Bannayuganda.
Samples 253 ezagiddwa mu Mbeerabantu zonna ziri negative.
Kati abazuulibwa ne #COVID19UG bali 248.