Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 684 listening Simba FM Live

Abantu abalala 2 bazuuliddwa n’obulwadde bwa COVID-19

April 23, 2020 · Mubiru Ali

Ministry of Health- Uganda yavuddeyo netegeeza nga abantu abalala babiri bwebazuuliddwa n’ekirwadde kya #COVID-19 nga ku bano Bannansi ba Tanzania omu wamyaka 43 nga yeyali neyazuulibwa nti mulwadde gyebuvuddeko ate omulala ow’emyaka 35 Ddeereva wa motoka eyavudde e Tanzania nazuulibwa ku nsalo y’e Mutukula.Kati abakazuulibwa n’obulwadde bwa COVID-19 mu Yuganda bali 63 nga kubano 45 bebasiibuddwa nga bawonye.