Abantu abalala 2 batiddwa e Masaka

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Buli lukya entiisa yeyongera mu Bannabuddu olw’abatemu b’ebijjambiya abataamye obugo, bano baliko abakadde babiri bebatemudde e Lwengo n’e Masaka nga ku bano kuliko; Maria Nakato ow’emyaka 70 awamu ne Henry Mwana ow’emyaka 80.
Ebizuuse biraga nti abatemu b’ebijjambiya olwamaze okutemula omukadde Henry Mwana ow’emyaka 80, omulambo gwe bagwetisse nebaguteeka mu ddiiro lye.
Share.

Leave A Reply