Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 178 listening Simba FM Live

Abantu abalala 14 bazuuliddwa n’obulwadde bwa COVID-19

May 25, 2020 · Mubiru Ali

Minisitule y’Ebyobulamu evuddeyo netegeeza ng’Abantu abalala 14 bwebazuuliddwa n’ekirwadde kya #COVID19UG. Kati abakakwatibwa obulwadde bwa #COVID-19 mu Yuganda bali 212. Egamba nti bano bonna basisinkanako ba Ddereeva abakakasibwa okubeera n’obulwadde buno.
Bano bonna babadde mu ‘quarantine’. Ba Ddereeva 5 abasangiddwa n’obulwadde buno nga bonna Bannansi ba Tanzania baziddwayo ewabwe.