Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 175 listening Simba FM Live

Abantu abalala 12 bazuuliddwa n’ekirwadde kya COVID-19

May 30, 2020 · Mubiru Ali

Minisitule y’Ebyobulamu yavuddeyo netegeeza nga Abantu abalala 12 bwebazuuliddwa n’obulwadde bwa COVID-19. Kati abakakwatibwa obulwadde bwa COVID-19 mu Yuganda bali 329.
🔺5 ba Ddereeva abavudde mu South Sudan nga bayitira Elegu.
🔺7 basisinkanako nabazuulibwa n’obulwadde buno nga babadde mu ‘quarantine’.
🔹Ba Ddereeva okuva mu nsi endala 25 bebakwasiddwa ensi zaabwe oluvannyuma lwokuzuulibwa n’ekirwadde kino.
🔸Abakawona kati baweze 72.