Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 922 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Abantu ab’ettima bawadde famile y’omubuulizi obutwa

June 3, 2019 · Mubiru Ali

Kitalo!
Abatuuze b’e Katwe Nakawuka mu Kajjansi Town Council, mu Disitulikiti y’e Wakiso, bakubiddwa enkyukwe abantu eb’ettima abatanategeerekeka bwebawadde obutwa Family y’omubuulizi wa St Stephens Church Katwe Chapel Emmanuel Kimuli okukakana nga mukyala we n’abaana 2 bafiiriddewo mbulaga.