Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Abantu 8 abakwatibwa mu kalulu k’abavubuka e Kawempe bateereddwa

Munnamateeka Shamim Malende olunaku olwaleero asobodde okuyambako abantu 8 abakwatibwa Poliisi ababadde baleeteddwa mu Kkooti y’e Nabweru.
Ku bano kuliko; MUK Guild Kateregga Julius, Namwanje Jamila, Kiggundu Daniel, Luyimba Patrick, Kiwanuka Akilewo, Lukyamuzi Tony, Nkata Twaha, National Resistance Movement – NRM Chairperson Kawempe Kimera Joachim.
Bano babadde bavunaanibwa emisango okuli okukuma mu bantu omuliro wamu n’okubeera n’ekissi mu lujudde.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort