Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 447 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Abantu 700 bakyuuse okuva mu FDC ne UPC nebadda mu NRM

May 9, 2022 · Mubiru Ali
Ssaabawandiisi wa National Resistance Movement – NRM Rt. Hon. Richard Todwong ayanirizza abantu 700 abagambibwa okuba nga basaze ekerejje okuva mu bibiina ebivuganya Gavumenti okuli; Forum for Democratic Change (FDC) ne Uganda Peoples Congress (UPC) nebegatta ku NRM.
Todwong nga awerekeddwako abakulu okuva ku kitebe kya NRM ayaniriziddwa Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku nsonga zamambuka ga Yuganda Hon. Grace Freedom Kwiyucuny ku Bar-Okoro stadium, Paidha Town Council mu Disitulikiti y’e Zombo. Mu kwogera kwe Todwong yasiimye abakyuuse nabebaza okulaba omusana.