Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 217 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Abantu 6 bakwatiddwa e Nabweru mu Wakiso kubyekuusa ku bbomu enkolerere

May 8, 2023 · Mubiru Ali
Omumyuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police, Luke Owoyesigire avuddeyo nategeeza nti baliko bbomu enkolerere zebazudde mu bitundu by’e Nabweru zaagamba nti zino zibadde zigenda kweyambisibwa mu kwekalakaasa olwaleero.
Abakwatiddwa kuliko; Hamidu Ssekidde, Muhammad Kalyango, Abdul Katamba, Arafat Ssali, Emmanuel Asiimwe ne Hamidu Muyondi.
Bano bagiddwa okuvwa e Nabweru mu Disitulikiti y’e Wakiso.