Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 230 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Abantu 5 bagudde mu nnyanja Bunyonyi ne bafiiramu

June 26, 2018 · Mubiru Ali

Abantu 5 bagudde mu nnyanja Bunyonyi mu Disitrict ye Rubanda babidde eryato mwebabadde batambulira bweribidde mu kitundu ekimanyiddwa nga Karambo Cell, mu Muko Subcounty.

Abafudde bategerekese nga Agnes Turyasingura n’omulala ategerekeseeko erya Paience nga bano baguddemu nnyanja n’abaana baabwe. Omulala naye ategerekeseeko lya Shania nga bano bonna babadde batuuze ku kyalo Hamukaaka.

Abatuuze nga bayambibwa Poliisi ekuliddwamu DPC Tai Ramadhan bali mukunoonya emirambo gy’abano.

Kirowoozebwa nti eryato mwebabadde basabalira lyakubiddwa omuyaga ogw’amaanyi.