abantu 4 abfiiridde mu kabenje mu mabira

Abantu 4 okubadde n’omusirikale wa Poliisi Andrew Mutampa abadde akolera ku Poliisi e Katwe bafiiridde mu kabenje mu Mabira.

Akabenje kano kaguddewo mu kiro ekikeesezza olw’aleero ku ssaawa mukaaga Coaster UBD 343P ebadde eva e Kmapala ng’edda e Mbale bweyambalaganye bwenyi ku bwenyi ne lukululana nnamba T643DNU/T841DNB ebadde eva e Jinja okudda e Kampala okukakkana nga bana bafiiriddewo ate abalala ne baddusibwa mu ddwaliro e Kawolo nga bali mu mbeera mbi ddala.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
wolokoso! nina omwana wa radio