Breaking
News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira News: Olutindo-Kibazo-URA engeri gyegabamu emirimu yewuunyisa! Abasuubuzi kasita babawuddemu kiba kiwedde
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 135 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Abantu 4 abakyuusiddwa ensingo basiibuddwa e Mulago

November 24, 2024 · Mubiru Ali
Eddwaliro ly’e Mulago lisiibudde abantu abalala 4 nga bano bakyuusiddwa ensigo nga bano babadde ku mutendera ogusembayo ogwobulwadde bwensigo. Kati abantu baweze 5 abakakyuusibwa ensigo mu Ddwaliro e Mulago. Executive Director Dr. Rosemary Byanyima yalangiridde kino.
#ffemmwemmweffe