Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Abantu 350 bebakoseddwa amataba e Mbale
September 8, 2020 · Mubiru Ali
Abantu abawerera ddala 350 bebagumbye ku ssomero lya Buwangwa Primary School e Mbale, oluvannyuma lw’ennyumba zaabwe okwononebwa amataba agaava ku nkuba eyatonnya olunaku lwa sande ekiro. Omuntu omu, omusajja ow’emyaka 40 yeyaluguzeemu obulamu.