Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
Abantu 3 bafiiridde mu kabenje e Rwampara
October 14, 2021 · Mubiru Ali
Kitalo!
Abantu 3 bafiiriddewo mbulaga n’abalala abawerako nebabuuka n’bisago oluvannyuma lwa bbaasi ebadde etisse abantu nga eva Kampala okudda e Ntungamo bwetomedde emotoka ekika Toyota Carina ku luguudo lwa Kabale- Mbarara mu Disitulikiti y’e Rwampara.