Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 832 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Abantu 3 bafiiridde mu Kabenje e Bukuya

May 11, 2022 · Mubiru Ali
Abantu 3 bafiiriddewo mbulaga ate 2 nebabukawo n’ebisago eby’amaanyi mu kabenje akagudde e Bukuya mu disitulikiti ye Kasanda booda booda 2 bwezitomereganye bwenyi kubwenyi. Abafudde ye Dirian Nterenganya, Pio Kavakule ne Twine Emmanuel nga Pikipiki ezikoze akabenje kuliko ; UFN 545M ne UET 295T nga bikakasiddwa omwogezi wa Uganda Police Force ow’ettundutundu ly’e Wamala, Racheal Kawala.
Okulabula: Ebifaananyi olwokuba nti byantiisa.