Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 246 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Abantu 3 bafiiridde mu kabenje, 19 bataawa.

December 24, 2015 · Mubiru Ali

Abantu basatu bafiiridde mu kabenje ate abalala 19 nebaddusibwa mu ddwaliro lye Jinja nga biwala ttaka ku Mayirombiri okuba e Bugembe ng’odda mu kibuga kye Jinja.

Kosita namba UAF 088 U ebuseeeko omupiira okukakkana nga egudde.

Wabula aduumira police e Jinja Phellix Mujuzi agamba nti abafudde tebannategeerekeka mannya nti era abadde avuga alabika tabadde na  bumanyirivu bumala.