Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 209 listening Simba FM Live

Abantu 25 bebasangiddwa nga bafudde mu myezi 5

June 8, 2018 · Mubiru Ali

Poliisi mu bitundu bya Kampala n’emiriraano egamba nti abantu 25 bebasangiddwa nga bafiiridde mu nnyumba zaabwe mu myezi ettaano egiyise nga kubano 4 baali bakazi.

Poliisi egamba nti kirowoozebwa nti bano bandiba nga baafa kiziyiro, ebiragalalagala, obutwa, obulwadde n’ebirala naye nga nokunoonyereza ku kyagenda mu maaso.

Poliisi egamba nti bano baali wakati w’emyaka 20 ne 40, ku bano bana baali bagwiira okuva mu nsi nga Finland, Italy, Belgium ne Sweden so nga banna Uganda basangibwa mu bitundu bye Makindye, Kampala, Nansana Municipality ne Wakiso District.

Luke Owoyesigyire agamba nti abasinga ku bano baali babeera bokka