🚨 Abantu 2 bga kuliko Omusirikale wa Uganda Police Force wamu n’omusomesa basimbiddwa mu Kkooti y’Omulamuzi etuula e Kanyanya nebavunaanibwa omusango gwokweyita kyebatali nga befuula abakozi b’ekitongole kya UNEB wamu nokujingirira ebiwandiiko bya UNEB.
Bya Christina Nabatanzi
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

