Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Abantu 15 bafu ate 22 balumiziddwa

July 30, 2018 · Mubiru Ali

Abantu 11 bebafiiriddewo n’abalala 12 nebalumizibwa emotoka ekika kya Isuzu lukalabaya nnamba UAW 739M bwelemeredde omugoba waayo neyevulungula emirundi egiwerako e Kanaba ku luguudo lw’e Kisoro – Kabale.

Kigambibwa nti omugoba nti ebadde etisse abasuubuzi nga babadde ku kyalo Rubanda nga bagenda mu katale k’omubuulo e Kisoro. Kigambibwa nti dereeva w’emotoka eno abadde avugisa kimama ate nga atamidde era olumaze okukola akabenje ye nadduka.

Agamu kumannya g’abantu abafudde;

1.Kemigisha Samatina 54, omutuuze e Rwabulindi, Muko sub county.

2:Poku Apurunari 52, omutuuze e Rugarama e Kajerere parish Rubanda district.

3: Kasande Festino omutuuze w’e Rwabulindi.

4: Arinaitwe Moses, 27.

5: Imanishimwe Rogers 19, e Rwabulindi.

6: Oriahaba Scovia 30, omutuuze w’e Kyogo Kagumba parish Bugingiro sub county .

7 : Iramashirwe Adrine 28, omutuuze w’e Kyogo Bugingiro sub county.

8: Tindimwebwa Berra 37, omutuuze w’e Butebona.

9: Akanyijuka Peace juvenile 2, muwala wa Tindimureba naye eyafiiriddewo.

10: Nyiramenyize Mary 55, omutuuze w’e Sozi Nakibande Kisoro district.

11: Maxensia Mike 30, omutuuze w’e Bulabonene mu Kisoro .