Abantu 132 bazuuliddwa ne COVID-19 mu Yuganda

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Minisitule y’Ebyobulamu evuddeyo nefulumya ebyavudde mukukebera abantu ekirwadde kya ssenyiga omukambwe lumiimamawuggwe owa COVID-19 okwakoleddwa nga 15 June 2022 abantu 132 nebazuulibwa nga balina obulwadde buno nga kati abakazuulibwa n’ekirwadde kino baweze 166,725.
Kampala (94), Wakiso (16), Luwero (5), Mbarara (6), Rubirizi (2), Mukono (2), Kiryandongo (1), Mbale (2) Amudat (4)
Share.

Leave A Reply