Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,183 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Abamu bewandiisa, abalala balonda Kamyufu.

December 2, 2015 · Mubiru Ali

Kaweefube w’okuwandiika abagenda okwesimbawo ku kuvuganya ku bifo by’ababaka ba Palamenti agenda butooke mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo era nga wakutwala ennaku bbiri nambirira leero nga 02 n’enkya nga 03.
Wadde nga okwewandiisa kugenda mu maaso yo mu ssaza lya Nakifuma, bakedde kaddamu Kamyufu ka NRM nga mu bavuganya mulimu, Eng Kafeero Ssekitooleko, Lukooya Mukoome nga ono ye amaze n’okwewandiisa, Mugambe kifomusana n’omukyala omu.