Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 521 listening Simba FM Live

Abamenya ekkanisa ya St. Peter’s Ndeeba bateereddwa

September 9, 2020 · Mubiru Ali
Omulamuzi wa Kkooti y’e Makindye Prossy Katushabe olunaku olwaleero atadde abavunaanibwa okumenya ekkanisa ya St. Peter’s Ndeeba ku kakalu ka Kkooti ka bukadde 2 obwobuliwo. Abatereddqa kuliko Dodoviiko Mwanje, abasirikale ba Uganda Police Force, Ivan Katongole Urban Planner mu kitongole kya Kampala Capital City Authority – KCCA ne Richard Naika, Civil Engineer mu kitongole kya Kampala Capital City Authority – KCCA.
Ababeyimiridde balagiddwa okuwaayo bond ya bukadde 100 buli omu. Abateereddwa tebakirizibwa kufuluma ggwanga nga tebaweereddwa lukusa okuva mu kkooti era n’okuwaayo ppaasippooti zaabwe.