Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Abamaggye 4325 bebafulumiziddwa e Kaweweta
August 24, 2020 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni akulembeddemu amatikkira g’abasirikale 4325 e Kaweweta Recruits Training School.
Pulezidenti Museveni yebazizza Amaggye ne Poliisi olwokwewaayo okulwanyisa ekirwadde kya #COVID-19 nasaba n’abantu abalala okukola bwebatyo.