Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 437 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Abalwadde bagugumbudde Gavumenti lwa kubawa bu kalimpitawa mu kifo ky’eddagala

January 30, 2018 · Mubiru Ali

Abatuuze mu bitundu by'e Sseeta Nazigo n'emiriraano mu Disitulikiti y'e Kayunga  bakukkulumira Gavumenti olw'okulemererwa okussa eddagala mu ddwaliro ly'e Sseeta Nazigo Health Centre III ate nebabawaamu bokisi z'obupiira bu kalimpitawa .

Abantu bano bagamba nti balaba nga batikkula amabookisi ku ddwaliro nga balowooza nti ddagala,  naye bwebagenda okufuna obujjanjabi ku ndwadde ezitali zimu,  babawa bokisi za bupiira nga beetangire obulwadde. 

Bano bongerako nti eddwaliro teririna bintu bikozesebwa omuli Ggilavuzi, ebyuma ebikebera n'ebintu ebirala nga mw'otwalidde n'ebyo ebijjanjaba abalwadde ba Ssukaali ne   Puleesa .