Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Abalwadde ba COVID-19 mu Yuganda bali 52
April 6, 2020 · Mubiru Ali
COVID19UGUPDATES;
Abantu 4 abalala bebakakasiddwa nti balina ekirwadde COVID-19. Olunaku lw’eggulo Abantu 300 bebakebereddwa ku Uganda Virus Research Institute Entebe. Kati abalwadde baweze 52 mu Yuganda. Bano bonna 4 Bannayuganda abaava e Dubai nga 22 March 2020 era nga babadde mu quarantine. #STAYSAFEUG #COVID-19 #COVOD19UG #COVID2019 #COVID2019UG