Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 161 listening Simba FM Live

Abalwadde ba COVID-19 baweze 203 mu Yuganda

May 16, 2020 · Mubiru Ali

Omuwendo gwabalwadde ba #COVID-19 mu Yuganda gweyongedde nga kati baweze 203 oluvannyuma lwa ba Ddereeva 43 okusangibwa n’obulwadde buno. Bano kuliko Bannayuganda 15 nga bakeberebwa ku nsalo y’e Elegu, 9 Bannakenya, 4 kuva Eritrea, Mutukula 5 Bannansi ba Tanzania, 1 wa Burundi‪, Malaba 5 Bannakenya, 2Bannayuganda, 1 wa Burundi, 1 tamanyiddwa wa gyava.