Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 169 listening Simba FM Live

Abalwadde abalala 28 bazuuliddwa n’ekirwadde kya COVID-19

May 28, 2020 · Mubiru Ali

Minisitule y’Ebyobulamu yavuddeyo netegeeza ng’Abantu abalala 28 bwebazuuliddwa n’obulwadde bwa #COVID-19 nga kati omuwendo gwabakakwatibwa #COVID19UG bali 281.
21 ba Ddereeva ba motoka nnene nga bano bavudde South Sudan so nga 7 bebasisinkana ku ba Ddereeva abakakasibwa okubeera n’obulwadde buno nga bonna babadde mu’quarantine’.
Ba Ddereeva 7 nga 4 Batanzania, 1 wa Eritrea, 1 wa DRC n’omulala wa Burundi baziddwa mu nsi zaabwe.
Abantu 69 bebakawona nebasiibulwa.


http://www.escortmersin.net