Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 389 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Abalunzi b’ebyennyanja babalese mu miranga e Mayuge

June 21, 2019 · Mubiru Ali

Abalunzi b’ebyenyanja mu Disitulikiti y’e Mayuge abegattira mu kibiina kya Twisakirala Tulinde Dhikule fishing and fermers Association ku kyalo Kayanja Kato nga balundira mu nnyanja Nalubaale nga bakozesa obutimba (Cage Fish Farming) gebakaaba gebakomba oluvannyuma lw’abantu abatanategeerekeka okusala obutimba ebyennyanja ebiwerera ddala 1650 nga bibalirirwamu obukadde 20 nebidduka.