Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 244 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

abaloole bibasobedde

November 9, 2018 · Mubiru Ali

Abavuzi ba biroole ebitambuza ebyamaguzi ebisooka okuwumuzibwako mu Uganda nga tebinnayongerwayo mu mawanga amalala bagamba nti bamaze omwezi nga baleze ngalo oluvannyuma lwa Kitongole ekisolooza omusolo ekya URA okubagaana okubaako emmotoka y’ebyamaguzi yonna gye bafulumya eggwanga.
Bano basalawo kulya bisikirise ng’enjogera y’ennaku zino bweri, bagamba nti temanyi kigenda mu maaso kuba obukwakkulizo bwonna URA bweyateekawo babutuukirizza naye banannyini bibanda tebakkiriza mmotoka kufuluma.