Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,056 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Abalonzi kata bagajambule omubaka lwa ssente za NRM.

February 7, 2016 · Mubiru Ali

Abalonzi kabuzeeko katono okugajambula omubaka wa palamenti akiikirira essaza lye Buweekula lwa ssente za NRM ezaasindikkwa ku byalo okutambuza emirimu gya NRM mu kitundu.

Ekyagugulanyizza abalonzi bwebutalabako ku nsimbi zino emitwalo 250.000  nga zirina okugabanibwa abantu abali eyo mu 600 nga zayita wa  omubaka Tonney Ssemmuli Tebamalirwa nga zirina okuweebwa  byalo omuli Kabasojja, Katogo n’ebirala eri mu Mubende.