Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,061 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Abalonzi e Serere basobeddwa eka ne mu kibira

February 23, 2023 · Mubiru Ali

Waliwo abalonzi abasobeddwa eka ne mu kibira mu kolonda okugenda mu maaso e Serere nga bano balekeddwa mu nnyiriri nga tebalina bukonge bwakulonda oluvannyuma lw’abasirikale b’eggye lya UPDF ababadde babagalidde emigemera wala bwebalumbye ekifo awalonderwa ekya Kamurojo Kakor primary school nebalonda ku bukonge obusoba mu 200. Serere District returning officer, Ms Sylvia Cheptegei, avuddeyo nategeeza nti kino ekikoleddwa kibi nnyo.