Abalina emyaka 50 nokusukkawo mulina okufuna booster za COVID-19

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Minisita w’ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng Ocero avuddeyo nategeeza nti abantu bonna abalina emyaka 50 nokudda waggulu nabo abalina eddwadde ezisoba mu emu okugenda okufuna ddoozi eyongera amaanyi ‘boaster doses’ oluvannyuma lw’emyezi 6 nga bafunye dose ebbiri ezokugemebwa ekirwadde kya COVID-19. Agamba nti okugema kw’ekikungo ogwa ‘booster vaccination’ kwakutandika mu January 2022.

Share.

Leave A Reply

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro