Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 256 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Abalina COVID19 mu Yuganda baweze 14 kuliko aba China babiri

March 25, 2020 · Mubiru Ali

Director General Health Services Dr. Henry Mwebesa agamba nti waliwo Abantu abalala 5 abazuuliddwa n’ekirwadde kya #COVID-19 ngaku bano kuliko Bannansi ba China 2 nga bano be bamu ku bali 6 abakwatibwa mu Disitulikiti y’e Zombo nga bagezaako okutoloka. Kati omuwendo gwabalawadde mu Yuganda bali 14. Kuliko n’omwana ow’emyezi 8 nga Taata we yali yakadda okuva e Kenya nga kigambibwa nti yeyamusiiga.
#COVID19UG.