Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 1,656 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

‘Abalimu ensa bawangudde kakikya’ – Tumwebaze

April 19, 2019 · Mubiru Ali

Minisita avunaanyizibwa ku byuuma bikalimagezi Frank Tumwebaze yavuddeyo ku mukutu gwe ogwa Twitter oluvannyuma lwa Kkooti ensukulumu okugoba okujulira kwa Munnamateeka Male Mabiirizi ne banne; “Amaanyi gaffe mu bukulembeze n’okuteekesa amateeka byeyolese bulungi mu Kkooti ensukulumu mu Ggwanga. Abalimu ensa bawangudde kakikya. Kati y’essaawa buli kibiina kya byabufuzi okuvaayo n’omuntu waakyo gwekyesiga nga tewali akikuba ku mukono. Abantu be bajja okusalawo.”
#AgeLimitRuling