Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 373 listening Simba FM Live

Abalimi mugoberere amagezi agabaweebwa abakugu – Hon. Allan Mayanja Ssebunya

August 8, 2022 · Mubiru Ali
Omubaka wa Nakaseke Central Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Allan Mayanja Ssebunya avuddeyo nakubiriza abalimi mu kitundu kyakiikirira n’eggwanga lyonna okutwalira awamu obutagezesa wabula bagendere nnyo ku magezi agabaweebwa abakugu mu byobulimi. Ono agamba nti nga abakugu bwebabawabudde okugira nga balindako wakati wa wiiki lwakiri 2 oba 3 okusiga ebijanjaalo, soya, kasooli, kawo n’ebinyebwa wabula nga bbo aba muwogo basobola okusimba. *#AllanAfaayo*
*#MpNakasekeCentralEmpya*
*#ObulimiBugagaNgaOsizze*