Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 267 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Abalimi ba mayirungi batiisizza obutaddamu kulonda Pulezidenti Museveni

August 31, 2023 · Mubiru Ali
Abalimi ba mayirungi era Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM e Butambala bavuddeyo nebakomba kwebaza eriibwa nti kikafuuwe tebajja kukombya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni kalulu singa kamutanda n’ateeka omukono ku tteeka eriwera okulima n’okutunda amayirungi mu Ggwanga.
Bano bagamba amayirungi ye maama ye taata waabwe nga munno mwebaggya ne ssente ze bassa mu kalulu ke. Bano era bategeezezza nti etteeka lino lirimu akakodyo ak’okubba ettaka lyabwe mu lukwesikwesi.