Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 387 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Abalangira Abakulu ab’Emituba bakyaddeko mu Butikkiro nebasisinkana Katikkiro nebabaako byeboogera.

February 25, 2020 · Mubiru Ali

Abalangira bakulembeddwamu Ssaabalangira Godfrey Musanje Kikulwe.

Mu bigambo bye, Katikkiro asabye Abalangira okwewa ekitiibwa kubanga bava mu lubu lwerumu ne Ssaabasajja Kabaka.

Minisita w’obuwangwa ennono n’obulambuzi, Owek David Kyewalabye Male, ategeezezza nti abantu abeyita Abalangira nga tebava mu lulyo Olulangira bakikola mu bukyamu, Abalangira abamanyiddwa obulungi beebo abava mu lulyo Olulangira omuva Kabaka.

Ssaabalangira Godfrey Musanje, aloopedde Katikkiro okusomoozebwa kwebasanga mu buweereza okulemesezza emirimu okulambula obulungi.

Guno gw’emulundi ogusoose mu byafaayo Abalangira okukyala mu Butikkiro okuva lweyaddizibwa obwakabaka mu 2015.