Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 745 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

abalamuzi abali mu gw’e lusanja bakuvunaanibwa

December 12, 2018 · Mubiru Ali

Ssaabawolereza wa Gavumenti William Byaruhanga agambye nti omulamuzi eyawa ekiragiro ekyasenda enju z’abantu e Lusanja agguddwako emisango esatu miramba. Abokuvunaanibwa kuliko; Omulamuzi Nasambu Ester Rebeca, Omulamuzi Rwatooro Baker, n’omumyuka w’omuwandiisi wa Kkooti eyawa aba Kirunda Moses TIA Link Auctioneers and Court Bailff.
Ensonga z’e Lusanja zitanudde sipiika wa Palamenti, Rebecca Kadaga okuwa Pulezidenti Kaguta Museveni amagezi nti ensimbi zaagabira abantu ez’obwereere waakiri azitwale e Lusanja zirabirire abaayo.