Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 1,339 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM

Abalamazi abava e Kenya ku bigere beesozze Yuganda

May 27, 2016 · Mubiru Ali

Nga wabulayo wiiki emu olunaku lw’abajulizi lutuuke , ekibinja ky’abalamazi abakatoliki okuva mu ggwanga lya Kenya abali mu kutambula ebigere batuuse e Jinja .

Abalamazi bano abambadde emidaali ne zi ssappule wamu n’okusitula emisaalaba bagamba nti olugendo baalutandika ssabbiiti nga ssatu eziyise .

Bano abali mu 32 nga abamu ku bbo bakazi bagamba kino bakikola kwerumya era nti bakisuubiramu empeera okuva eri Liisoddene.

Lino litusakiddwa Solomn Baleke .