Abalamazi abasoba mu 200 basobeddwa eka ne mukibira

Abalamazi abasoba mu 200 basobeddwa eka ne mukibira oluvannyuma lw’okubulwako banaabwe e Namugongo. Mu bamu ku bano mulimu abalina obuzibu ku bwongo wamu naabo abatamanyi bulungi Kampala ate nga abalala tebalina yadde ekikumi ekibazza gyebaava.

Bangi balekebwa emotoka bwebaali balwana okufuluma e Namugongo.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply