Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Abakyala babasaba akaboozi okubawa emmere – Nasiyo Pamela
April 21, 2020 · Mubiru Ali
Pamela Nasiyo nga ye Chairperson wa Uganda Women Parliamentary Association (UWOPA) avuddeyo nategeeza nti yafunye essimu ez’enjawulo okuva mu bakyala abawerako nga bamutegeeza nti abakulembeze abamu babagambye nti tebajja kubawa mmere okuleka nga babawadde akaboozi akekikulu.