Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 891 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Abakwatiddwa ku katambi nga batunda enseenene ku nnyonyi bakukwatibwa – CP Enanga

November 29, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga Bannayuganda ababiri abakwatiddwa ku katambi nga batunda enseenene ku Nnyonyi ya Uganda Airlines eyabadde egenda e Dubai bwebaguddwako emisango 3 okuli; okukola ekikolwa ebyesittaza ku Nnyonyi, okugaana okugoberera amateeka g’okunnyonyi, wamu n’okukola ebikolwa ebyobulagajjavu ekiyinza okuviirako okusaasana kwekirwadde kya Ssenyiga omukambwe lumiimamawuggwe owa COVID-19.
Bano kuliko; Mubiru Paul omutuuze w’e Nsambya ne Kiggundu Hajib omutuuze w’e Masanafu.